Exodus 28:30

30 aMu ky’omu kifuba eky’okumala ensonga, onooteekamu Ulimu ne Sumimu
Ulimu ne Sumimu byali bintu ebyakozesebwanga okumanya okuteesa kwa Katonda
, era binaabeeranga ku mutima gwa Alooni buli lw’anaayingiranga awali Mukama. Bw’atyo Alooni anaasitulanga ekkubo omuyitwa okumala ensonga z’abaana ba Isirayiri okumpi n’omutima gwe buli lw’anaagendanga awali Mukama.

Copyright information for LugEEEE